Ezekiel 32:11-12

11 a“ ‘Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

“ ‘Ekitala kya kabaka w’e Babulooni
kirikutabaala.
12 bNditta enkuyanja y’abantu bo
n’ekitala eky’abasajja abalwanyi abazira,
abasingirayo ddala obukambwe mu mawanga gonna.
Balimalawo amalala ga Misiri,
n’enkuyanja y’abantu be bonna balizikirizibwa.
Copyright information for LugEEEE